Akubye muwala we n’amutta, amusanze n’omusajja mu kaboozi – Jinja

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Police nga eri wamu n’abatuuze ku kyalo Buwekula ekisangibwa mu ggombolola y’e Mafubira mu Disitulikiti y’e Jinja eri ku muyiggo gwa musajja mukulu ow’emyaka 50 akubye muwala we wa myaka 14 emiggo egimuserengesezza e kalannamo oluvannyuma lw’okumukwata n’omulenzi nga banyumya akaboozi k’ekikulu.

 

Share.

Leave A Reply