Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 213 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

ssaabasajja aguddewo omwaka 2019

January 1, 2019 · Mubiru Ali

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II agguddewo omwaka omuggya 2019 era naggalawo omukadde 2018 mu Lubiri lwe e Mengo.
Abayimbi okuli; Bobi Wine, Dr. Hilderman, Rema Namakula, Spice Diana, n’abalala basanyusizza Beene.
Omukolo gwetabiddwako, Ssaabasumba Cyprian Kizito Lwanga, Supreme Mufti Siliman Ndirangwa, Namasole. Nnaalinnya Gertrude Ttebattagwabwe, Abataka abakulu b’Obusolya, ba Minisita ba Kabaka, abaami b’amasaza n’abakungu okuva mu Gavumenti ya wakati babugirizza Empologoma.