Abazigu batemudde wa myaka 70 e Luweero

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Police e Luweero ebakanye n’omuyiggo gw’abatamanyangamba abakkidde namukadde ow’emyaka 70 nebamutemula mu kiro ekikeesezza leero ku kyalo Wabusaana ekisangibwa mu ggombolola y’e Kikyusa mu Disitulikiti y’e Luweero.

Ayogerera Police mu bitundu bya Savannah, Edward Kyaligonza agamba nti okunoonyereza okukoleddwawo kulaga nti namukadde ono, Alice  Nakumba yaaliba nga yattiddwa lwa ndoolito za ttaka!!

Share.

Leave A Reply