Breaking
News: Omulondo mbu bwogulya ogejja ekitalabika! Omuwuulu ye musajja ayita ku ndiga ensajja nemulaawa! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa manyumya nebiwooma girindirire buli kiro ku ssaawa nnya. News: Minisita avunaanyizibwa ku Gavumenti ezebitundu Balaam Barugahara Ateenyi alidde matereke nomukulu wessomero.
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 275 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

UAE nayo etadde envumbo ku ntambula, ebyobugagga wamu ne akawunti za Sipiika

May 7, 2024 · Mubiru Ali

Bbanka enkulu eya United Arab Emirates evuddeyo neragira ebyobugagga ne akawunti za Sipiika Anita Annet Among, abaali ba Minisita Agnes Nandutu ne Mary Goretti Kitutu bwebiba nga gyebiri biteekebweko envubo.
UAE naye yegasse ku UK eyatadde envubo zezimu ku bakulu bano nga bagamba nti teri bbanka yonna erina kwenyigira nsonga yonna yekuusa ku byansimbi n’abantu bano.
UAE eyongeddeko nti ebyentambula zaabwe nga bayita mu Ggwanga lya UAE birina okwekeneenyezebwa ennyo.