Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Yanguwako tukulinze. News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon. News: OLUTINDO-Hon. Ssekitooleko-Omusolo gwowa olina gulabira Mulago mu Ddwaliro! Omusolo gususse gulagawa
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 295 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Nsereko ne Ssewannyana balabiseeko ku CID

September 19, 2017 · Mubiru Ali

Ababaka babiri mu Palamenti ku bana abaayitiddwa balabikeko ku kitebe kya Police ekikola ku buzzi bw’emisango e Kibuli (CID).  

Ababiri abalabiseeko kuliko Nsereko Muhammad akiikirira Kampala ey’amasekkati wamu ne Allan Ssewanyana owa Makindye ey’obugwanjuba era nga bano batuuse ku ssaawa ttaano eza kalasamayanzi.

Bano beerayiridde obutava ku kyakuwakanya kkomo lyamyaka, wadde nga Gavumenti ekozesa Police okubatulugunya.

” Bannaffe baagamba nti balina ennamba,  balina emmundu, balina obusaale, balina n’amagye , kati batya ki?”. Mubaka Nsereko Muhammad.