Breaking
News: Muzeeyi Kawato ataawa emirimu takyagiraba! News: Bunnwe alina ebitundu byagatta ku mubiri gwomuntu, bitundu ki ebyo? Emputte bwaba muntu aba atya? News: Awali Omukka-Aishai-Muleme kulowooza nti Uganda mwagisuubula! Bantu mmwe bino sibyansikirano!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 330 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

Omulamuzi nnyimbula ngende nfiire ewange – Ssozi 78

May 8, 2024 · Mubiru Ali

Omulamuzi Margret Mutoni ayaimbudde muzeeyi Godfrey Ssozi 78, oluvannyuma lwokumusaba amusonyiwe amuyimbule agende afiire ewuwe okusinga okufiira mu kkomera.

Ssozi kino akikoze oluvannyuma lwokukiriza omusango gwokusobya ku mwana wa mulirwana we owemyaka 7. Omulamuzi Mutonyi akirizza okusaba kwa muzeeyi ali mu mbeera yobulamu embi namusalira ekibonerezo ekyenkanankana ne bbanga lyamaze mu kkomera e Luzira okuva mu mwaka gwa 2021 era namuyimbula.