Search results for ""

If you're not happy with the results, please do another search

Eyafera Bannayuganda mu nkola za Bitcoin akwatiddwa agezaako kuyingira Rwanda

Ekitongole kya Uganda Police Force ekikola ku kunoonyereza ku buzzi bw’emisango kyakutte John Mwangutsya,…

Vice President wa Tanzania mutaka mu Yuganda

Omumyuuka w’Omukulembeze w’eggwanga lya Tanzania H.E.Philip Isdor MPANGO, atuuse mu Ggwanga enkya yaleero okuteeka…

Eyaliko omubaka wa Yuganda e Canada afiiridde e Kalungu

Kitalo! Eyaliko omubaka wa Yuganda e Canada, Amb. Joseph Tomusange afudde. Ono yafiiridde mu…

Omuwagizi wa NUP okuva e Kasese anyiga biwundu

Simon Masereka, ng’ono Munnakibiina kya National Unity Platform era omuwagizi wa Hon. Robert Kyagulanyi…

Eggye lya UPDF lirongoosezza ekibuga ky’e Sironko

Eggye lya Uganda Peoples’ Defence Forces – UPDF olwaleero lyegasse ku batuuze, abakulembeze wamu…

SSP Claire Nabakka ayanjuddwa ng’omumyuuka wa CP Enanga

Omumyuuka w’omwogezi wa Uganda Police Force SSP Claire Nabakka; “Olwaleero nkwasiddwa offiisi y’omumyuka w’omwogezi…

Abantu 65 bebafiira mu bubenje wiiki ewedde – ASP Nampiima

Omwogezi w’ekitongole kya Uganda Police Force eky’ebidduka ASP Faridah Nampiima avuddeyo nategeeza nti obubenje…

Ensalo y’e Katuna eguddwawo

Ku ssaawa kumi neemu n’eddakiika kumi ezokumakya loole esoose esaze ensalo y’e Gatuna/Katuna okuva…

Ab’e Kigezi baagala Gavana addako era ave waabwe

Ssentebe wa LC 5, owa Disitulikiti y’e Kabale, Nelson Nshangabashaija yavuddeyo nasaba Pulezidenti Yoweri…

LIsten Live

Ennyonyi ekika kya nnamunkanga ngebaddemu omukulembeze wa Iran egudde. Okusinziira ku mukutu gw'Amawulire ogweggwanga Pulezidenti Ebrahim Raisi abadde ku nnyonyi eno, ngabaddeko ne Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z'ebweru Hossein Amirabdollahian. Minisita wensonga zomunda ategeezezza nti abaduukirize babadde bakyagezaako okutuuka mu kifo wefunidde akabenje, wabula nga tebanakakasa oba abagibadde bafudde.
Ebisingako awo birindirire mu mawulire gaffe.

Ennyonyi ekika kya nnamunkanga ngebaddemu omukulembeze wa Iran egudde. Okusinziira ku mukutu gw`Amawulire ogweggwanga Pulezidenti Ebrahim Raisi abadde ku nnyonyi eno, ngabaddeko ne Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z`ebweru Hossein Amirabdollahian. Minisita wensonga zomunda ategeezezza nti abaduukirize babadde bakyagezaako okutuuka mu kifo wefunidde akabenje, wabula nga tebanakakasa oba abagibadde bafudde.
Ebisingako awo birindirire mu mawulire gaffe.
...

19 2 instagram icon
Manchester City bebanantameggwa ba English Premier League 2023/24 ngabawangudde ekikopo kyabwe ekyokuna ekyomuddiringanwa.

Manchester City bebanantameggwa ba English Premier League 2023/24 ngabawangudde ekikopo kyabwe ekyokuna ekyomuddiringanwa. ...

8 0 instagram icon
Olwaleero lwerusalawo ani yani mu liigi ya Bungereza, enaaba Arsenal oba Manchester City?! Osuubira kkirabu ki egenda okuwangula ekikopo kya Premier League olwaleero? Hassan Kazibwe Ssaava Omukambodiya wa Ssaabasajja, Abu Diaby Munnayuganda, Sureman Ssegawa ne Ssentebe Bruce Omutabbizi webali nnyo okusunsula ensonga.

Olwaleero lwerusalawo ani yani mu liigi ya Bungereza, enaaba Arsenal oba Manchester City?! Osuubira kkirabu ki egenda okuwangula ekikopo kya Premier League olwaleero? Hassan Kazibwe Ssaava Omukambodiya wa Ssaabasajja, Abu Diaby Munnayuganda, Sureman Ssegawa ne Ssentebe Bruce Omutabbizi webali nnyo okusunsula ensonga. ...

2 0 instagram icon
Ekibiina kya National Unity Platform kifulumizza enteekateeka yokuddamu okutalaaga Eggwanga ekitundu ekyokubiri.

Ekibiina kya National Unity Platform kifulumizza enteekateeka yokuddamu okutalaaga Eggwanga ekitundu ekyokubiri. ...

4 0 instagram icon
Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; "Twandibadde tetulwana ku nsonga nga zino, tulina okwewa ekitiibwa kuba ffenna omulabe waffe ye Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni.  Nkozesa omukono ogumu okulwanyisa nakyemalira ate omulala kulwana na baganda bange mu kibiina abalwana okulaba nti balemesa omulamwa gwaffe ogwokulwamyisa nakyemalira. Simanyi bbanga ki lyenawangaala naye munsabire."

Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; "Twandibadde tetulwana ku nsonga nga zino, tulina okwewa ekitiibwa kuba ffenna omulabe waffe ye Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni. Nkozesa omukono ogumu okulwanyisa nakyemalira ate omulala kulwana na baganda bange mu kibiina abalwana okulaba nti balemesa omulamwa gwaffe ogwokulwamyisa nakyemalira. Simanyi bbanga ki lyenawangaala naye munsabire." ...

6 1 instagram icon