Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December. News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 204 listening Simba FM Live

Ensalo y’e Katuna eguddwawo

January 31, 2022 · Mubiru Ali
Ku ssaawa kumi neemu n’eddakiika kumi ezokumakya loole esoose esaze ensalo y’e Gatuna/Katuna okuva e Rwanda okuyingira Yuganda.
Eno evugibwa Munnayuganda Fabrison Ndugwe, nga etuuse ku nsalo e Gatuna ku ssaawa mwenda n’ekitundu ezookumakya okuva Kamanyora mu Democratic Republic of the Congo – DRC. Oluvannyuma lwokwekebejjebwa ekiriziddwa okuyingira Yuganda.