Omuwagizi wa NUP okuva e Kasese anyiga biwundu

Simon Masereka, ng’ono Munnakibiina kya National Unity Platform era omuwagizi wa Hon. Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine mu Disitulikiti y’e Kasese kati anyiga biwundu byagamba nti byamutuusibwa abasajja abaala babagalidde emigemera wala abamuwamba ye ne banne abalala.

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply