Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 499 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Ab’e Kigezi baagala Gavana addako era ave waabwe

January 31, 2022 · Mubiru Ali

Ssentebe wa LC 5, owa Disitulikiti y’e Kabale, Nelson Nshangabashaija yavuddeyo nasaba Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni okulonda Gavana wa Bank of Uganda anadda mu bigere bya Prof. Emmanuel Tumusiime Mutebile naye ave Kigezi.