Search results for ""

If you're not happy with the results, please do another search

eyasala omwana olubuto poliisi emunoonya

Poliisi e Tororo eri ku muyiggo gw’omusajja Emanuel Okoro lwakusala lubuto lw’omwana ow’emyaka 4…

lekerawo okuyimbula betuwabira olwabutasasula – Abakulira Sacco

Abakulira SACCO ez’enjawulo mu Bushenyi bavuddeyo nebalaga obutali bumativu bwabwe eri ekitongole ky’ekkooti wamu…

university council bwetagulawo offiisi ya Stellah tugenda kwekalakaasa – Buwembo

Mikwano gya Dr. Stella Nyanzi n’abantu abalala abalwanirizi b’eddembe basazeewo nti bagenda kugumba ku…

ab’ekika ky’enkerebwe bafunye omutaka omuggya

Ab’ekika kye Nkerebwe banjulidde Katikkiro Charles Peter Mayiga Omutaka Kidimbo omuggya Grace Kizito Bakyayita,…

Poliisi ekutte ababba ennamba ku motoka

Poliisi e Katooke ekutte abavubuka 3 abenyigira mu kubba nnamba za motoka nebasba banyinizo…

basatu batiddwa mu bubbi e Mukono

Abasajja 3 bakubiddwa amasasi agabatiddewo bwebadde bawanyisiganya amasasi n’abakuumi ba Biyinzika Poultry Farm e…

simba eddiza abawuliriza baayo

Omuguuda wa Simba e Mbikko nga agabira abaayo ebyassava bya Ssekukulu. Kati mulindirire mu…

omubaka eyiye omusaayi okugoba emisambwa

Omubaka wa Bunya East mu Disitulikiti y’e Mayuge, Waira Kyewalabye Majegere mu kifo ky’okukunga…

Poliisi esse ababbi babiri omu nadduka

Poliisi e Matugga yayanukudde mangu nnyo okutaasa Omusirikale w’ekitongole ekikuuma ddembe ekya PSG Security…

LIsten Live

Ennyonyi ekika kya nnamunkanga ngebaddemu omukulembeze wa Iran egudde. Okusinziira ku mukutu gw'Amawulire ogweggwanga Pulezidenti Ebrahim Raisi abadde ku nnyonyi eno, ngabaddeko ne Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z'ebweru Hossein Amirabdollahian. Minisita wensonga zomunda ategeezezza nti abaduukirize babadde bakyagezaako okutuuka mu kifo wefunidde akabenje, wabula nga tebanakakasa oba abagibadde bafudde.
Ebisingako awo birindirire mu mawulire gaffe.

Ennyonyi ekika kya nnamunkanga ngebaddemu omukulembeze wa Iran egudde. Okusinziira ku mukutu gw`Amawulire ogweggwanga Pulezidenti Ebrahim Raisi abadde ku nnyonyi eno, ngabaddeko ne Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z`ebweru Hossein Amirabdollahian. Minisita wensonga zomunda ategeezezza nti abaduukirize babadde bakyagezaako okutuuka mu kifo wefunidde akabenje, wabula nga tebanakakasa oba abagibadde bafudde.
Ebisingako awo birindirire mu mawulire gaffe.
...

19 2 instagram icon
Manchester City bebanantameggwa ba English Premier League 2023/24 ngabawangudde ekikopo kyabwe ekyokuna ekyomuddiringanwa.

Manchester City bebanantameggwa ba English Premier League 2023/24 ngabawangudde ekikopo kyabwe ekyokuna ekyomuddiringanwa. ...

8 0 instagram icon
Olwaleero lwerusalawo ani yani mu liigi ya Bungereza, enaaba Arsenal oba Manchester City?! Osuubira kkirabu ki egenda okuwangula ekikopo kya Premier League olwaleero? Hassan Kazibwe Ssaava Omukambodiya wa Ssaabasajja, Abu Diaby Munnayuganda, Sureman Ssegawa ne Ssentebe Bruce Omutabbizi webali nnyo okusunsula ensonga.

Olwaleero lwerusalawo ani yani mu liigi ya Bungereza, enaaba Arsenal oba Manchester City?! Osuubira kkirabu ki egenda okuwangula ekikopo kya Premier League olwaleero? Hassan Kazibwe Ssaava Omukambodiya wa Ssaabasajja, Abu Diaby Munnayuganda, Sureman Ssegawa ne Ssentebe Bruce Omutabbizi webali nnyo okusunsula ensonga. ...

2 0 instagram icon
Ekibiina kya National Unity Platform kifulumizza enteekateeka yokuddamu okutalaaga Eggwanga ekitundu ekyokubiri.

Ekibiina kya National Unity Platform kifulumizza enteekateeka yokuddamu okutalaaga Eggwanga ekitundu ekyokubiri. ...

4 0 instagram icon
Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; "Twandibadde tetulwana ku nsonga nga zino, tulina okwewa ekitiibwa kuba ffenna omulabe waffe ye Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni.  Nkozesa omukono ogumu okulwanyisa nakyemalira ate omulala kulwana na baganda bange mu kibiina abalwana okulaba nti balemesa omulamwa gwaffe ogwokulwamyisa nakyemalira. Simanyi bbanga ki lyenawangaala naye munsabire."

Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; "Twandibadde tetulwana ku nsonga nga zino, tulina okwewa ekitiibwa kuba ffenna omulabe waffe ye Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni. Nkozesa omukono ogumu okulwanyisa nakyemalira ate omulala kulwana na baganda bange mu kibiina abalwana okulaba nti balemesa omulamwa gwaffe ogwokulwamyisa nakyemalira. Simanyi bbanga ki lyenawangaala naye munsabire." ...

6 1 instagram icon