Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 42 listening Simba FM Live

ab’ekika ky’enkerebwe bafunye omutaka omuggya

December 17, 2018 · Mubiru Ali

Ab’ekika kye Nkerebwe banjulidde Katikkiro Charles Peter Mayiga Omutaka Kidimbo omuggya Grace Kizito Bakyayita, azze mu bigere bya Sylivester Ssendyona eyabuze. Katikkiro w’ekika kye Nkerebwe Banga Micheal Ssemugabi yakoze omukolo gw’okwanjula Kidimbo eri Katikkiro Charles Peter Mayiga.