Search results for ""

If you're not happy with the results, please do another search

Abudallah Mubiru alondeddwa okugira nga atendeka Uganda Cranes

#SimbaSportsUpdates; Olunaku olwaleero ekibiina ekitwala omupiira mu ggwanga Yuganda ekya Federation of Uganda Football…

Ekisaawe kya Camp Nou kiri mukuddabirizibwa

#SimbaSportsUpdates; Ekisaawe kya FC Barcelona ekya Camp Nou (FC Barcelona) kiri mukuddabirizibwa nga betegekera…

Ssaabasajja Kabaka Mutebi II atuuse e Bugerere

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II atuuse mu Ssaza lye erye Bugerere. Ayaniriziddwa mu…

Maama azirisa lwa butawa muwala we mulimu ate nga yawa enguzi

Annet Mwasame Maama wa Sulwa Lornah azirikidde ku kitebe kya Disitulikiti y’e Namisindwa oluvannyuma…

Bobi Wine talabiseeko mu Kkooti olwaleero

Omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road ow’eddaala erisooka Esther Nahirya azeemu nayisa ekiwandiiko bankutumye…

Katikkiro yasisinkanye abaami b’amagombolola

Katikkiro yasisinkanye abaami b’amagombolola ku Muganzirwazza, yabasabye bayingize abavubuka mu buweereza bwabwe kibasobozese okumanya…

Abantu beeyiye ku makubo okwaniriza Ssaabasajja

Wadde nga enkuba ekedde kufudemba mu bitundu eby’enjawulo ebya Disitulikiti y’e Kayunga kino tekirobedde…

Abatembeeyi bakwambala yunifoomu mu Kampala

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority kifulumizza ebiragiro ebipya ku…

Kitalo! Basse owa Mobile Money omulala e Mukono

Kitalo! Owa Mobile Money omulala atiddwa mu bukambwe e Mukono. Rebecca Namugaanyi 22, nga…

LIsten Live

Ennyonyi ekika kya nnamunkanga ngebaddemu omukulembeze wa Iran egudde. Okusinziira ku mukutu gw'Amawulire ogweggwanga Pulezidenti Ebrahim Raisi abadde ku nnyonyi eno, ngabaddeko ne Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z'ebweru Hossein Amirabdollahian. Minisita wensonga zomunda ategeezezza nti abaduukirize babadde bakyagezaako okutuuka mu kifo wefunidde akabenje, wabula nga tebanakakasa oba abagibadde bafudde.
Ebisingako awo birindirire mu mawulire gaffe.

Ennyonyi ekika kya nnamunkanga ngebaddemu omukulembeze wa Iran egudde. Okusinziira ku mukutu gw`Amawulire ogweggwanga Pulezidenti Ebrahim Raisi abadde ku nnyonyi eno, ngabaddeko ne Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z`ebweru Hossein Amirabdollahian. Minisita wensonga zomunda ategeezezza nti abaduukirize babadde bakyagezaako okutuuka mu kifo wefunidde akabenje, wabula nga tebanakakasa oba abagibadde bafudde.
Ebisingako awo birindirire mu mawulire gaffe.
...

19 2 instagram icon
Manchester City bebanantameggwa ba English Premier League 2023/24 ngabawangudde ekikopo kyabwe ekyokuna ekyomuddiringanwa.

Manchester City bebanantameggwa ba English Premier League 2023/24 ngabawangudde ekikopo kyabwe ekyokuna ekyomuddiringanwa. ...

8 0 instagram icon
Olwaleero lwerusalawo ani yani mu liigi ya Bungereza, enaaba Arsenal oba Manchester City?! Osuubira kkirabu ki egenda okuwangula ekikopo kya Premier League olwaleero? Hassan Kazibwe Ssaava Omukambodiya wa Ssaabasajja, Abu Diaby Munnayuganda, Sureman Ssegawa ne Ssentebe Bruce Omutabbizi webali nnyo okusunsula ensonga.

Olwaleero lwerusalawo ani yani mu liigi ya Bungereza, enaaba Arsenal oba Manchester City?! Osuubira kkirabu ki egenda okuwangula ekikopo kya Premier League olwaleero? Hassan Kazibwe Ssaava Omukambodiya wa Ssaabasajja, Abu Diaby Munnayuganda, Sureman Ssegawa ne Ssentebe Bruce Omutabbizi webali nnyo okusunsula ensonga. ...

2 0 instagram icon
Ekibiina kya National Unity Platform kifulumizza enteekateeka yokuddamu okutalaaga Eggwanga ekitundu ekyokubiri.

Ekibiina kya National Unity Platform kifulumizza enteekateeka yokuddamu okutalaaga Eggwanga ekitundu ekyokubiri. ...

4 0 instagram icon
Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; "Twandibadde tetulwana ku nsonga nga zino, tulina okwewa ekitiibwa kuba ffenna omulabe waffe ye Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni.  Nkozesa omukono ogumu okulwanyisa nakyemalira ate omulala kulwana na baganda bange mu kibiina abalwana okulaba nti balemesa omulamwa gwaffe ogwokulwamyisa nakyemalira. Simanyi bbanga ki lyenawangaala naye munsabire."

Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; "Twandibadde tetulwana ku nsonga nga zino, tulina okwewa ekitiibwa kuba ffenna omulabe waffe ye Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni. Nkozesa omukono ogumu okulwanyisa nakyemalira ate omulala kulwana na baganda bange mu kibiina abalwana okulaba nti balemesa omulamwa gwaffe ogwokulwamyisa nakyemalira. Simanyi bbanga ki lyenawangaala naye munsabire." ...

6 1 instagram icon