Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Abantu beeyiye ku makubo okwaniriza Ssaabasajja

Wadde nga enkuba ekedde kufudemba mu bitundu eby’enjawulo ebya Disitulikiti y’e Kayunga kino tekirobedde namungi w’omuntu okweyiwa ku mugga Ssezibwa ogwawula essaza ly’e Bugerere ku ly’e Kyaggwe okusobola okwaniriza Ssabasajja Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi II nga alambuula essaza ly’e lino ery’e Bugerere. Ssabasajja Kabaka wakumala enzingu bbiri nga alambuula essaza lye lino n’ekirubirirwa ekyokutongoza olusiisira lw’ebyobulamu.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort