Abatembeeyi bakwambala yunifoomu mu Kampala

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority kifulumizza ebiragiro ebipya ku batembeeyi nga kati bakwambala amataawo ag’enjawulo nga gajja kusinziira ku Divizoni zebavaamu.
Henry Bukenya nga ye ‘Commercial Manager’ mu KCCA agamba nti abava mu Central bakwambalanga amataawo ga Green, ab’e Nakawa ga Blue, Lubaga ga Orange, Kawempe ga Red ne Makindye ga Yellow.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Ssemaka yeetuze lwakutulugunyizibwa mukyala we