Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Maama azirisa lwa butawa muwala we mulimu ate nga yawa enguzi

Annet Mwasame Maama wa Sulwa Lornah azirikidde ku kitebe kya Disitulikiti y’e Namisindwa oluvannyuma lwa muwala we obutalabikira ku lukalala lw’abakozi abaweereddwa emirimu ku Disitulikiti eno.
Mwasame agamba nti muwala we Sulwa abadde akola nga nakyewa ku Disitulikiti eno okumala emyaka 2, era nga yawalirizibwa n’okuwaayo enguzi okusobola okugulirira okulaba nti muwala we aweebwa omulimu wabula ekitakoleddwa.
Ono addusiddwa mu ddwaliro lya Magale nga biwala ttaaka.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort