Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 664 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

Aba Famire ya Alalo bagenda kuwaabira Boeing ne Ethiopian Airways

April 17, 2019 · Mubiru Ali

Ab’ennyumba y’omusirikale wa Poliisi ACP Christine Alalo eyafiira mu kabenje k’ennyonyi ya Ehtiopian Airways ET 302 Boeing 737 Max8 eyaggwa netta abantu abasoba mu 150 bonna abagiriko nga 10-March-2019 bweyali yakasitula okuva ku kisaawe kya Bole International Airport mu kibuga Adis Ababa bavuddeyo nebategeeza nti bagenda kuwawabira Kkampuni ya Boeing wamu ne Kkampuni y’ennyonyi eya Ethiopian Airlines olwobulagajjavu obwaviirako omuntu waabwe okufa.
Muganda w’omugenzi Alalo, James Okello avuddeyo n’ategeeza nga Munnamateeka waabwe bwali mukuteekateeka ebyetaagisa okutandika okutambuza omusango gwabwe.