Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 163 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
News

Abaliko ba Sipiika baweereddwa emotoka empya

December 18, 2023 · Mubiru Ali
Sipiika wa Palamenti, Nnaalongo Anitah Among olunaku olwaleero agenda kukwasa abaaliko ba Sipiika ba Palamenti ya Uganda emmotoka kapyata Gavumenti zebagulidde okubayambako mu ntambula.
Mu bagenda okufuna emmotoka zino kuliko; Al Hajji Moses Kigongo, Edward Ssekandi, Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga, Francis Butagira ne Prof. Edward Rugumayo.
Abaliko ba Sipiika ba Palamenti bakufunanga emotoka empya buli luvannyuma lwa myaka 5, era nga Palamenti yevunaanyizibwa ku kudaabiriza emotoka zino. Abazifunye bakwefuniranga ba Ddereeva wabula nga bano basasulwa omusaala ogujja okuvanga mu Palamenti.