Sports
0

Abudallah Mubiru alondeddwa okugira nga atendeka Uganda Cranes

#SimbaSportsUpdates;
Olunaku olwaleero ekibiina ekitwala omupiira mu ggwanga Yuganda ekya Federation of Uganda Football Associations (FUFA) Kironze omutendesi Abdallah Mubiru nga omutendesi ow’ekiseera owa Uganda Cranes okudda mu bigere bya Desabre Sébastien (officiel) eyagenze mu ttiimu ya Misiri eya Pyramids F.C. Ono agenda kuba ayambibwako Livingstone Mbabazi era nga bebajja okubeera mu mitambo Uganda Cranes nga eyambalagana ne Somalia mukusunsulamu abanasamba CHAN 2020.

More Similar Posts

Menu