Search results for ""

If you're not happy with the results, please do another search

Abasirikale ba Poliisi 2 batiddwa e Kiboga

Omwogezi wa Uganda Police Force mu ttunduttundu lya Wamala ASP Kawala Racheal avuddeyo nakakasa…

Ssaabasajja asiimye nalabikako eri Obuganda

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II atuuse ku Bulange okwetaba mu kivvulu ky’ennyimba z’amazaalibwa…

Ssaabasumba aloopodde Kabaka emivuuyo egyabadde e Kayunga

Ssabasumba w’Essaza Ekkulu ery’e Kampala Bp Paul Ssemwogerere aloopedde Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi…

Ssaabasajja asiimye Muzeeyi Kaggwa olw’obuweereza

Ekitiibwa ky’okuweereza Kabaka. Ono ye Muzeeyi Gerald Kaggwa, aweerezza Kabaka okuva mu myaka gye…

Ssaabasajja awadde Abaami be ab’Amasaza emmotoka empya

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye Abaami be ab’Amasaza bafune emmotoka zibayambe okutambuza…

Okusoma kuddamu nga 10 January 2022 – Minisita Kataaha

Minisita w’Ebyenjigiriza Muky. Janet Kataaha Museveni; “Abayizi abali mu P.1, P.2, ne P.3 mu…

Naye aba NUP muyiiyeyo akalala – Emmanuel Dombo

Akulira eby’amawulire mu Kibiina kya National Resistance Movement – NRM Emmanuel Dombo; “Mazima ddala,…

Buganda ekuzizza olunaku lw’abaliko obulemu

Nga tukuza olunaku lw’abaliko, Nnaalinnya Dorothy Nassolo wamu ne Katikkiro Katikkiro Charles Peter Mayiga…

Kitalo eyaliko omutendesi wa Rugby Cranes afudde

Kitalo! Eyaliko omutendesi era kkapiteeni wa ttiimu y’eggwanga eya Uganda Rugby Cranes, Robert Sseguya…

LIsten Live

Ennyonyi ekika kya nnamunkanga ngebaddemu omukulembeze wa Iran egudde. Okusinziira ku mukutu gw'Amawulire ogweggwanga Pulezidenti Ebrahim Raisi abadde ku nnyonyi eno, ngabaddeko ne Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z'ebweru Hossein Amirabdollahian. Minisita wensonga zomunda ategeezezza nti abaduukirize babadde bakyagezaako okutuuka mu kifo wefunidde akabenje, wabula nga tebanakakasa oba abagibadde bafudde.
Ebisingako awo birindirire mu mawulire gaffe.

Ennyonyi ekika kya nnamunkanga ngebaddemu omukulembeze wa Iran egudde. Okusinziira ku mukutu gw`Amawulire ogweggwanga Pulezidenti Ebrahim Raisi abadde ku nnyonyi eno, ngabaddeko ne Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z`ebweru Hossein Amirabdollahian. Minisita wensonga zomunda ategeezezza nti abaduukirize babadde bakyagezaako okutuuka mu kifo wefunidde akabenje, wabula nga tebanakakasa oba abagibadde bafudde.
Ebisingako awo birindirire mu mawulire gaffe.
...

19 2 instagram icon
Manchester City bebanantameggwa ba English Premier League 2023/24 ngabawangudde ekikopo kyabwe ekyokuna ekyomuddiringanwa.

Manchester City bebanantameggwa ba English Premier League 2023/24 ngabawangudde ekikopo kyabwe ekyokuna ekyomuddiringanwa. ...

8 0 instagram icon
Olwaleero lwerusalawo ani yani mu liigi ya Bungereza, enaaba Arsenal oba Manchester City?! Osuubira kkirabu ki egenda okuwangula ekikopo kya Premier League olwaleero? Hassan Kazibwe Ssaava Omukambodiya wa Ssaabasajja, Abu Diaby Munnayuganda, Sureman Ssegawa ne Ssentebe Bruce Omutabbizi webali nnyo okusunsula ensonga.

Olwaleero lwerusalawo ani yani mu liigi ya Bungereza, enaaba Arsenal oba Manchester City?! Osuubira kkirabu ki egenda okuwangula ekikopo kya Premier League olwaleero? Hassan Kazibwe Ssaava Omukambodiya wa Ssaabasajja, Abu Diaby Munnayuganda, Sureman Ssegawa ne Ssentebe Bruce Omutabbizi webali nnyo okusunsula ensonga. ...

2 0 instagram icon
Ekibiina kya National Unity Platform kifulumizza enteekateeka yokuddamu okutalaaga Eggwanga ekitundu ekyokubiri.

Ekibiina kya National Unity Platform kifulumizza enteekateeka yokuddamu okutalaaga Eggwanga ekitundu ekyokubiri. ...

4 0 instagram icon
Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; "Twandibadde tetulwana ku nsonga nga zino, tulina okwewa ekitiibwa kuba ffenna omulabe waffe ye Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni.  Nkozesa omukono ogumu okulwanyisa nakyemalira ate omulala kulwana na baganda bange mu kibiina abalwana okulaba nti balemesa omulamwa gwaffe ogwokulwamyisa nakyemalira. Simanyi bbanga ki lyenawangaala naye munsabire."

Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; "Twandibadde tetulwana ku nsonga nga zino, tulina okwewa ekitiibwa kuba ffenna omulabe waffe ye Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni. Nkozesa omukono ogumu okulwanyisa nakyemalira ate omulala kulwana na baganda bange mu kibiina abalwana okulaba nti balemesa omulamwa gwaffe ogwokulwamyisa nakyemalira. Simanyi bbanga ki lyenawangaala naye munsabire." ...

6 1 instagram icon