Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna.
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
Ssaabasajja asiimye nalabikako eri Obuganda
December 18, 2021 · Mubiru Ali
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II atuuse ku Bulange okwetaba mu kivvulu ky’ennyimba z’amazaalibwa ga Yeezu Kristu . Awerekeddwako Maama Nnabagereka Sylivia Nagginda, Nnaalinnya Lubuga Agnes Nabaloga, Omulangira David Kintu Wasajja.