Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 43 listening Simba FM Live

Naye aba NUP muyiiyeyo akalala – Emmanuel Dombo

December 15, 2021 · Mubiru Ali

Akulira eby’amawulire mu Kibiina kya National Resistance Movement – NRM Emmanuel Dombo; “Mazima ddala, abasajja ba SFC nebakuba omuntu okutuuka okumutuusaako ekiwundu ng’ekyo, enviiri nezisigala mu mbeera yaazo ne liboni yaazo, ffeesi nesigala nga tezimbye ne make-up nga agenda ku mbaga! Omuntu eyateeseteese kino asaanye akimanye nti Bannayuganda si basiru! Mugezeeko ekisingako ku kino omulundi omulala.”