Abasirikale ba Poliisi 2 batiddwa e Kiboga
Omwogezi wa Uganda Police Force mu ttunduttundu lya Wamala ASP Kawala Racheal avuddeyo nakakasa okuttibwa kw’abasirikale ba Poliisi 2 n’oluvannyuma nebakuliita n’emmundu zaabwe.
Abattiddwa basirikale ku Police Post y’e Nakasozi mu Disitulikiti y’e Kiboga nga kuliko; Cpl Nsubuga Francis ne SPC Ddimba Paul.
Ebiriwo biraga nti bano balumbiddwa abasajja 4 ababadde babagalidde emigemera wala mu ngoye ezabulijjo.
Leave a Reply
Want to join the discussion?Feel free to contribute!