Breaking
News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 305 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

UNESCO eyagala amasiro gazzibwe ku lukalala lw’ebifo ebyobulambuzi

August 29, 2023 · Mubiru Ali
UNESCO evueddeyo newagira ekiteeso ekyokuggya Amasiro g’e Kasubi ku lukalala lw’ebifo ebyolekedde okusaanawo oluvannyuma lw’okuddamu okugazimba.
Kino kizze oluvannyuma lw’Abakungu okuva mu UNESCO okulambula Amasiro gano mu June wa 2023 nebakikakasa nti buli kimu kikoleddwa bulungi kati ekisigadde ke Kakiiko ka World Heritage Committee akagenda okutuula e Riyadh mu Saudi Arabia okukakasa kino.