Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 42 listening Simba FM Live

Ssaabasajja asiimye Muzeeyi Kaggwa olw’obuweereza

December 18, 2021 · Mubiru Ali
Ekitiibwa ky’okuweereza Kabaka.
Ono ye Muzeeyi Gerald Kaggwa, aweerezza Kabaka okuva mu myaka gye 60, yoomu ku baataasa Ssekabaka Muteesa II, amagye ga Milton Obote bwegaalumba olubiri mu 1966.
Leero awummudde obuweerezaabwe era Beene amusiimye.
Yogayoga munnaffe.