Okusoma kuddamu nga 10 January 2022 – Minisita Kataaha

Minisita w’Ebyenjigiriza Muky. Janet Kataaha Museveni; “Abayizi abali mu P.1, P.2, ne P.3 mu 2020 bano bayisiddwa nabagenda mu bibiina ebiddako ebya P.2, P.3, ne P.4. Bano bakuyambibwako okusoma byebatasobola kusoma mu kibiina kyebabaddemu mu lusoma olusooka olwa 2022.
Ababadde mu Senior One ne Senior Two 2020 bakugenda mu bibiina ebiddako ebya Senior two ne Senior three. Bano bakuyambibwako okusoma byebatasobola kusoma mu kibiina kyebabaddemu mu lusoma olusooka olwa 2022.” Minisita w’Ebyenjigiriza Muky. Janet Kataaha Museveni avuddeyo nategeeza nti amasomero gonna gakuggulawo nga 10-January-2022.

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

Throwback 🤟🤟🤟🎤🎤🔥Enyimba Eziyiseeko Emyaka #Wali luddawa Ebiseera Ebyo Mwanatu Twegatteko Live Ku 97.3 #RadioSimba Kati Kati 
#OldiesAreGoodies
Sureman Ssegawa

Throwback 🤟🤟🤟🎤🎤🔥Enyimba Eziyiseeko Emyaka #Wali luddawa Ebiseera Ebyo Mwanatu Twegatteko Live Ku 97.3 #RadioSimba Kati Kati
#OldiesAreGoodies
Sureman Ssegawa
...

3 0 instagram icon
Daniel Oketch 37 Ddreeva wa loole egwiridde emotoka ya buyonjo netta Munnamateeka Okoit Rapheal olwaleero Uganda Police Force emukutte nemuggalira ku Poliisi Entebe. Ono aguddwako omusango gwokuvugisa ekimama.

Daniel Oketch 37 Ddreeva wa loole egwiridde emotoka ya buyonjo netta Munnamateeka Okoit Rapheal olwaleero Uganda Police Force emukutte nemuggalira ku Poliisi Entebe. Ono aguddwako omusango gwokuvugisa ekimama. ...

64 4 instagram icon
Olwaleero mazaalibwa ga Ssenjovu Ivan aka Kasagazi Tumbeetu. Tukwagaliza olunaku lw'amazaalibwa olulungi.

Olwaleero mazaalibwa ga Ssenjovu Ivan aka Kasagazi Tumbeetu. Tukwagaliza olunaku lw`amazaalibwa olulungi. ...

8 0 instagram icon