Radio Simba, The Best Luganda Station in the World !

    Menu

    Skip to content
    • Shows
      • Binsangawano
    • Contact Us
    • About Us
    • Quality Policy
    Breaking News
    • Palamenti yeetaaga obuwumbi 3 okusasula ababaka abapya (3.3bn)
    • Gavumenti enoonya obuwumbi 8.5 okufuna abasawo abapya 720
    • Abakulira eby’okwerinda boogedde ebisongovu
    • Ekitongole ekivunaanyizibwa ku mmwanyi kibayodde
    • Police egudde mu kabondo k’ababbi ba Pikipiki
    • UPDF esaanyizzaawo ebyokulwanyisa ebikadde
    Palamenti yeetaaga obuwumbi 3 okusasula ababaka abapya (3.3bn) Latest News April 20, 2018 Moses Lukwago

    Palamenti yeetaaga obuwumbi 3 okusasula ababaka abapya (3.3bn)


    Palamenti y’eggwanga lyattu Yuganda yeetaaga obuwumbi busatu n’obukadde bisatu okukola ku misaala gy’ababaka mu Palamenti abapya 12 mu mbalirira y’eggwanga ejja. Kino kibikkuddwa Continue Reading →

    Gavumenti enoonya obuwumbi 8.5 okufuna abasawo abapya 720 Latest News April 20, 2018 Moses Lukwago

    Gavumenti enoonya obuwumbi 8.5 okufuna abasawo abapya 720


    Gavumenti enoonya obuwumbi bw’esimbi za Yuganda munaana n’ekitundu (8.5 bn) okusasula abasawo abapya 720 wamu n’okuteeka ebikozesebwa mu ddwaliro ly’e Mulago  – Kawempe Continue Reading →

    Latest News April 18, 2018 Moses Lukwago

    Abakulira eby’okwerinda boogedde ebisongovu


    Oluvannyuma lw’abatuuze mu kabuga k’e Mbalala Mukono okusuulibwa ebibaluwa nga babaagalako ensimbi, waliwo olukiiko lw’ebyokwerinda olukubiddwa mu kitundu kyabwe era nga lubadde lwa Continue Reading →

    Latest News April 18, 2018 Moses Lukwago

    Ekitongole ekivunaanyizibwa ku mmwanyi kibayodde


    Ekitongole ekivunaanyizibwa ku mmwanyi mu ggwanga ekya Uganda Coffee Developement Authority kiriko ekikwekweto kyekikoze mu Disitulikiti  okuli Mityana, Mubende, Ggomba, Mpigi, Kiboga ne kikwata Continue Reading →

    Latest News April 18, 2018 Moses Lukwago

    Police egudde mu kabondo k’ababbi ba Pikipiki


    Police e Mubende egudde mu kabondo k’ababbi ba pikipiki ababadde bazibba nebazitemaatema ssipeeya.  Aduumira Police e Mubende , Martin Okoyo ategeezezza nti obubbi Continue Reading →

    UPDF esaanyizzaawo ebyokulwanyisa ebikadde Latest News April 17, 2018 Moses Lukwago

    UPDF esaanyizzaawo ebyokulwanyisa ebikadde


    Eggye lya UPDF lisaanyizzaawo eby’okulwanyisa ebiweza ttoni 89 ebikadde ebibadde eby’obulabe eri banna Uganda. Akuliddemu enteekateeka eno Brigadier Solomon Amanya, ku mukolo ogw’okwokya Continue Reading →

    Latest News April 17, 2018 Moses Lukwago

    Ebibaluwa ebiraalika okuteemateema abantu byennyamizza Ssentebe


    Ssentebe wa Disitulikiti y’e Mukono Ssenyonga Andrew Luzindana yennyamidde olw’abantu abatandise emize gy’okuwandiika ebibaluwa ebitiisatiisa nga bwe bagenda okutemaatema abantu be batadde ku Continue Reading →

    The Police does not need to treat Ugandans with such brutality". Deputy Chief Justice Latest News April 17, 2018 Moses Lukwago

    The Police does not need to treat Ugandans with such brutality”. Deputy Chief Justice


    “You can still do a lot of good in a bad situation. The Police does not need to treat Ugandans with such brutality”. Continue Reading →

    123›»

    On Air Now

    Listen Live

    • Home
    • About Us
    • Contact Us
    • Minisita Kamya yeesammudde eby’okukukusa emmundu ya Kibuule n’agifulumya Palamenti
    • Newsletter
    • Quality Policy
    • Shows

    The Best Luganda Station In The World ! All rights reserved.

    Power by

    Download Free AZ | Free Wordpress Themes