Breaking
News: Minisita avunaanyizibwa ku Gavumenti ezebitundu Balaam Barugahara Ateenyi avuddeo nakomba kwebaza eriibwa nti kikafuuwe tewali agenda kutwala News: Olwaleero mazaalibwa ga Creative Director Jimex Ssemanda aka Nannyinimutwe, Kibojjera ku Lwazi, Muzeeyi Mutiini. News: Ziizino ensozi ezimira abantu singa tebakkiriza bibagambibwa nga tebannazirinnya.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 183 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
News

Harry Maguire akirizza okwetonda kwa MP w’e Ghana

November 23, 2023 · Mubiru Ali

Omubaka wa Palamenti ow’Eggwanga lya Ghanan Isaac Adongo eyavaayo nageraageranya Minisita ku muzibizi wa Manchester United Harry Maguire eyali asamba obubi omwaka oguwedde yavuddeyo namwetondera era namuwaana olw’ensamba ennungi gyayolesa kati.
Maguire akirizza okwetonda kwe nategeeza nti amwesunga okumulabako ku Old Trafford.