News

Aba NUP bakirizza emisango gyokulya mu nsi olukwe

Bannakibiina kya National Unity Platform okuli Olivia Lutaaya ne Saanya Muhuydin kwoteeka nabalala 14…

Kisaka ne banno muggye mubitebye – Poliisi

Omwogezi wa Uganda Police Force Rusoke Kituuma avuddeyo nategeeza nti abakungu mu Kitongole ekivunaanyizibwa…

LOP Ssenyonyi agaaniddwa okuyingira offiisi za Roko

Ababaka okuva ku ludda Oluwabula Gavumenti nga bakulembeddwamu LOP Joel Ssenyonyi, okubadde n’Omubaka omukyala…

Abavubuka batemyetemye abatuuze e Mityana

Abavubuka nga 7 ababadde babagalidde ejjambiya nga bali wakati w’emyaka 19-20)2 nga babadde batambulira…

Sipiika wa Nakawa agabidde abaliko obulemu obuggaali

Sipiika wa kkanso ye Nakawa Luyombya Godfrey ngayita mu Kitongole kye ekya Godfrey Luyombya…

Poliisi eyodde abakedde okwekalakaasa

Ekibinja kyabalwanirizi b’obutonde bw’ensi 5 okuva mu Weka Afri Sustainable Biodiversity and Food Security…

Kikafuuwe okulya ssente ya Museveni- Mabikke

Mike Mabikke ne munne Samuel Walter Lubega Mukaaku bavuddeyo nebasambajja ebyayogeddwa abakulembeze okuva mu…

Kasasiro munoonye gyemumutwala – Mmeeya Kalema

Meeya wa Katabi Town Council Ronald Kalema agadde ekifo awayiibwa kasasiro e Nkumba oluvannyuma…

Lukwago ne banne batandiwe okunoonya emikono

Pulezidenti ow’ekiseera ow’ekibiina kya Forum for Democratic Change ekiwayi eky’e Katonga Erias Lukwago olunaku…

LIsten Live

Ttiimu y'Eggwanga Uganda Cranes ekubye ginaayo ey'Eggwanga lya South Sudan ggoolo 2 ku 1 mu mupiira ogwokuddingana nga basunsula abanakiika mu kikopo kya AFCON.
#ffemmwemmweffe 
#AFCONQ2025
#SSDUGA

Ttiimu y`Eggwanga Uganda Cranes ekubye ginaayo ey`Eggwanga lya South Sudan ggoolo 2 ku 1 mu mupiira ogwokuddingana nga basunsula abanakiika mu kikopo kya AFCON.
#ffemmwemmweffe
#AFCONQ2025
#SSDUGA
...

39 1 instagram icon
Kitalo!
Bishop Emeritus Samuel Balagadde Ssekadde afudde. Ono afiiridde mu Ddwaliro e Kisubi gyabadde afunira obujjanjabi.
 #ffemmwemmweffe

Kitalo!
Bishop Emeritus Samuel Balagadde Ssekadde afudde. Ono afiiridde mu Ddwaliro e Kisubi gyabadde afunira obujjanjabi.
#ffemmwemmweffe
...

38 8 instagram icon
Omwogezi wa Uganda Police Force Rusoke Kituuma avuddeyo nategeeza nti abakungu mu Kitongole ekivunaanyizibwa ku Kampala ekya Kampala Capital City Authority - KCCA abagobwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni gyebuvuddeko okuli eyali Executive Director Dorothy Kisaka, omumyuukabwe Eng. Luyimbaazi David ne Dr Daniel Okello, director for health bwebagenda okulabikako eri ba bambega ba Poliisi ku lwokusatu babeeko bye bannyonyola ku nsonga z' Kiteezi.
Bya Kamali James 
#ffemmwemmweffe

Omwogezi wa Uganda Police Force Rusoke Kituuma avuddeyo nategeeza nti abakungu mu Kitongole ekivunaanyizibwa ku Kampala ekya Kampala Capital City Authority - KCCA abagobwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni gyebuvuddeko okuli eyali Executive Director Dorothy Kisaka, omumyuukabwe Eng. Luyimbaazi David ne Dr Daniel Okello, director for health bwebagenda okulabikako eri ba bambega ba Poliisi ku lwokusatu babeeko bye bannyonyola ku nsonga z` Kiteezi.
Bya Kamali James
#ffemmwemmweffe
...

18 0 instagram icon
Omuwagizi w'Essaza Kyaggwe Taata Nabbumba Evans Walusimbi ngawera. 
#ffemmwemmweffe

Omuwagizi w`Essaza Kyaggwe Taata Nabbumba Evans Walusimbi ngawera.
#ffemmwemmweffe
...

28 1 instagram icon
Abavubuka nga 7 ababadde babagalidde ejjambiya nga bali wakati w'emyaka 19-20)2 nga babadde batambulira ku booda booda balumbye amaka ga Ssonko ngono yaddukanya essomero lya Dreams Primary School, e Mityana nebatematema bebasanze mu nnyumba noluvannyma nebakuliita ne ssente za School Fees zebabadde bakungaanyizza okuva mu bazadde.
 #ffemmwemmweffe

Abavubuka nga 7 ababadde babagalidde ejjambiya nga bali wakati w`emyaka 19-20)2 nga babadde batambulira ku booda booda balumbye amaka ga Ssonko ngono yaddukanya essomero lya Dreams Primary School, e Mityana nebatematema bebasanze mu nnyumba noluvannyma nebakuliita ne ssente za School Fees zebabadde bakungaanyizza okuva mu bazadde.
#ffemmwemmweffe
...

36 2 instagram icon