Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 331 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Ssaabasajja Kabaka asiimye obuweereza bwa Bishop Ssekadde

October 17, 2024 · Mubiru Ali

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye obuweereza bw’Omugenzi Bp. Ssekadde Nnyinimu ategeezeza nti mu kiseera omugenzi we yabeerera omulabirizi w’e Namirembe yakolagananga bulungi n’Obwakabaka wamu ne Nnamulondo era abadde muntu wa kisa, omwetowaze ng’awa buli muntu ekitiibwa era waakusaalirwa nnyo. Asaasidde nnyo Nnamwandu Allen Ssekadde, bamulekwa n’olukiiko lw’Abalabirizi olw’okuviibwako omuntu waabwe. Obubaka bw’Omuteregga busomeddwa Omulangira David Kintu Wasajja mu Lutikko e Namirembe ewabadde okusabira omwoyo gw’omugenzi.