Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 291 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Kisaka ne banne batwaliddwa mu Kkooti

October 18, 2024 · Mubiru Ali

Abakungu okuva mu Kitongole ekivunaanyizibwa ku Kibuga Kampala abagobwa omukulembeze w’Eggwanga gyebuvuddeko okuli eyali Executive Director Dorothy Kisaka,  Deputy ED Eng.  Edward  Luyimbazi ne Director  of Public Health  Dr. Daniel Okello batwaliddwa mu Kkooti y’Omulamuzi w’e Kasangati okuvunaanibwa omusango gw’obulagajjavu ekyaviirako abantu 30 okufiira mu njega eyaggwa e Kiteezi.

Bano bakwatibwa ku lunaku olwokusatu bwebaali bagenze ku kitebe kyambega okweyanjulayo oluvannyuma lwokuyitibwa.

Abantu ab’enjawulo beyiye ku Kkooti okuli ne Katuukiro wa Busoga Dr. Joseph Muvawala wamu ne Bannamateeka abamannya.

Bya Christina Nabatanzi

#ffemmwemmweffe