Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 329 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Poliisi e Kiboga ekutte abadde yenyigira mu kuwamba abaana

October 17, 2024 · Mubiru Ali

Omwogezi wa Uganda Police Force ow’ettunduttundu lya Wamala Racheal Kawala avuddeyo nategeeza nga Poliisi e Kiboga bweyakutte Bukenya Rashid, 25 ngasoma busawo ku kigambibwa nti ono abadde yenyigira mu kuwamba abantu mu Disitulikiti y’e Kiboga.
Kigambibwa nti ono bwebamukunyizza yakirizza okwenyigira mu kuwamba abaana 2 okuli; eyawambibwa nga 5 October ow’emyaka 4 nebasaba emitwalo 30 ne nga 12 bwebawamba owmyaka 3 nebasaba emitwalo 30. Abaana bano banunuddwa nga balamu.
#ffemmwemmweffe