Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 365 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Kivumbi Achileo Kkooti emukirizza okweyimirirwa

October 21, 2024 · Mubiru Ali
Olunaku olwaleero Kkooti y’Amaggye ekirizza Munnakibiina kya National Unity Platform Achileo kivumbi okweyimirirwa ku kakalu ka Kkooti ka bukadde 2 ezobiliwo ate abamweyimiridde bbo obukadde 10 ezitali zabuliwo.
Ono alina okulabikako mu Kkooti buli luvannyuma lwa naku 14 ku Lwokutaano nga takirizibwa kufuluma Kampala ne Wakiso nga tafunye lukusa lwa Kkooti.
Munnamateeka era Omubaka wa Kampala Shamim Malende ategeezezza nti okuwulira okusaba kwa BOBI YOUNG okwokweyimirirwa kwa nga 30/Oct/2024.
#ffemmwemmweffe
#ShamimMalende
#WomanMPkampala