Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 332 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Matia tunnyonyole, aba URA batuuka batya okweyongeza akasiimo – Sipiika

October 17, 2024 · Mubiru Ali

Sipiika wa Palamenti Nnaalongo Anita Annet Among avuddeyo nateeka Minisita w’Ebyensimbi Matia Kasaija ku nninga okuvaayo mu bunnambiro annyonyole Palamenti ku bigambibwa nti abakozi mu kitongole ekiwooza ky’emisolo ekya Uganda Revenue Authority (URA) begemulira akasiimo ka nsimbi obuwumbi 14 mu obukadde 600 so nga bano baalina kugabana ensimbi obuwumbi 11 mu obukadde 638 nga akasiimo olwokukungaanya ssente enyingi okuva mu misolo ezisinga kwezo zebaali basuubirwa mu mwaka gw’ebyensimbi 2021/2022.
#ffemmwemmweffe