Search results for ""

If you're not happy with the results, please do another search

Poliisi e Kitgumu yezoobye ne Besigye

Poliisi olunaku lw’eggulo yezoobye ne munnakibiina kya Forum for Democratic Change Rtd. Col. Dr.…

‘Bobi Wine tosobola Museveni manya wokoma’ – Golola

Wolokoso: Omukubi w’emisambaggere Golola Moses avuddeyo nawa omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu…

Ekibiina kya Mugisha Muntu kiwandisiddwa

Kyaddaaki ekitongole ekivunaanyizibwa ku by’okulonda mu Ggwanga ekya Electoral Commission kiwandiisizza ekibiina kya Gen.…

Ku Liverpool ne Manchester City ani atwala ekikopo?

#SimbaSportsUpdates Nga ebula emipiira esatu gyokka ekikopo kya Premier okomekerezebwa, embiranye eri wakati wa…

Ambulance egudde ku kabenje nga bagitwala okugitongoza

Emotoka agafa e Mulago (Ambulance) nnamba UBD 699Q ebadde etwalibwa okutongozebwa ku ddwaliro lya…

‘NRM egenda essaawa yonna’ – Metropolitan Lwanga

Metropolitan Jonah Lwanga Archbishop wa Orthodox Church “Tugenda kubonabona nnyo n’okulinyirirwa kw’eddembe ly’obuntu okutuusa…

Abantu 6 bafiiridde mu kabenje e Mpambire

Kitalo! Abantu 6 enkya yaleero bafiiridde mu kabenje ku luguudo lw’e Masaka mu kitoogo…

Ogwa Zaake okutoloka gwongezeddwayo

Okuwulira omusango oguvunaanibwa omubaka wa Mityana Municipality MP Zaake Francis Butebi kwayongezeddwayo okutuusa nga…

Poliisi eyise Bobi Wine annyonyole

Kyaddaaki Poliisi efulumizza ekiwandiiko kiba kuntumye eri Omubaka wa Kyaddondo East RObert Kyagulanyi Ssentamu…

LIsten Live

Ennyonyi ekika kya nnamunkanga ngebaddemu omukulembeze wa Iran egudde. Okusinziira ku mukutu gw'Amawulire ogweggwanga Pulezidenti Ebrahim Raisi abadde ku nnyonyi eno, ngabaddeko ne Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z'ebweru Hossein Amirabdollahian. Minisita wensonga zomunda ategeezezza nti abaduukirize babadde bakyagezaako okutuuka mu kifo wefunidde akabenje, wabula nga tebanakakasa oba abagibadde bafudde.
Ebisingako awo birindirire mu mawulire gaffe.

Ennyonyi ekika kya nnamunkanga ngebaddemu omukulembeze wa Iran egudde. Okusinziira ku mukutu gw`Amawulire ogweggwanga Pulezidenti Ebrahim Raisi abadde ku nnyonyi eno, ngabaddeko ne Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z`ebweru Hossein Amirabdollahian. Minisita wensonga zomunda ategeezezza nti abaduukirize babadde bakyagezaako okutuuka mu kifo wefunidde akabenje, wabula nga tebanakakasa oba abagibadde bafudde.
Ebisingako awo birindirire mu mawulire gaffe.
...

28 2 instagram icon
Manchester City bebanantameggwa ba English Premier League 2023/24 ngabawangudde ekikopo kyabwe ekyokuna ekyomuddiringanwa.

Manchester City bebanantameggwa ba English Premier League 2023/24 ngabawangudde ekikopo kyabwe ekyokuna ekyomuddiringanwa. ...

8 0 instagram icon
Olwaleero lwerusalawo ani yani mu liigi ya Bungereza, enaaba Arsenal oba Manchester City?! Osuubira kkirabu ki egenda okuwangula ekikopo kya Premier League olwaleero? Hassan Kazibwe Ssaava Omukambodiya wa Ssaabasajja, Abu Diaby Munnayuganda, Sureman Ssegawa ne Ssentebe Bruce Omutabbizi webali nnyo okusunsula ensonga.

Olwaleero lwerusalawo ani yani mu liigi ya Bungereza, enaaba Arsenal oba Manchester City?! Osuubira kkirabu ki egenda okuwangula ekikopo kya Premier League olwaleero? Hassan Kazibwe Ssaava Omukambodiya wa Ssaabasajja, Abu Diaby Munnayuganda, Sureman Ssegawa ne Ssentebe Bruce Omutabbizi webali nnyo okusunsula ensonga. ...

3 0 instagram icon
Ekibiina kya National Unity Platform kifulumizza enteekateeka yokuddamu okutalaaga Eggwanga ekitundu ekyokubiri.

Ekibiina kya National Unity Platform kifulumizza enteekateeka yokuddamu okutalaaga Eggwanga ekitundu ekyokubiri. ...

4 0 instagram icon
Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; "Twandibadde tetulwana ku nsonga nga zino, tulina okwewa ekitiibwa kuba ffenna omulabe waffe ye Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni.  Nkozesa omukono ogumu okulwanyisa nakyemalira ate omulala kulwana na baganda bange mu kibiina abalwana okulaba nti balemesa omulamwa gwaffe ogwokulwamyisa nakyemalira. Simanyi bbanga ki lyenawangaala naye munsabire."

Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; "Twandibadde tetulwana ku nsonga nga zino, tulina okwewa ekitiibwa kuba ffenna omulabe waffe ye Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni. Nkozesa omukono ogumu okulwanyisa nakyemalira ate omulala kulwana na baganda bange mu kibiina abalwana okulaba nti balemesa omulamwa gwaffe ogwokulwamyisa nakyemalira. Simanyi bbanga ki lyenawangaala naye munsabire." ...

6 1 instagram icon