Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
Poliisi eyise Bobi Wine annyonyole
April 25, 2019 · Mubiru Ali
Kyaddaaki Poliisi efulumizza ekiwandiiko kiba kuntumye eri Omubaka wa Kyaddondo East RObert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine ngeyagala annyonyole ku byeyayogera yo byegamba nti byali bikuma omukiro mu bantu wamu n’okubayita okukuba olukungaana olutali mu mateeka.
Omubaka Kyagulanyi yetaagibwa okulabikako eri Commisioner wa Poliisi avunaanyizibwa ku misango gy’ebyobufuzi.