Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 612 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

‘NRM egenda essaawa yonna’ – Metropolitan Lwanga

April 26, 2019 · Mubiru Ali
Metropolitan Jonah Lwanga Archbishop wa Orthodox Church “Tugenda kubonabona nnyo n’okulinyirirwa kw’eddembe ly’obuntu okutuusa nga Gavumenti ya National Resistance Movement – NRM ng’egudde ate nga kigenda kubeerawo mu bwangu. Kino kyandabikidde nga era kigenda kubaawo kuba esumbuye nnyo Eggwanga. Egenda kuggwa olwo ebintu bitereere mu Ggwanga.”