Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 612 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Abantu 6 bafiiridde mu kabenje e Mpambire

April 26, 2019 · Mubiru Ali
Kitalo!
Abantu 6 enkya yaleero bafiiridde mu kabenje ku luguudo lw’e Masaka mu kitoogo ky’e Mpambire mu Disitulikiti y’e Mpigi. Abafudde kuliko abadde RDC Isaac Kawooya, Muwonge Abudallah ow’e Nyamitanga Mbarara, Mukakamali Anasipasi, Aharizira Christine ow’e Mutojo mu Ntungamo, Ssemanda Manisulu Kakoba ow’e Mbarara n’omwana omuto ow’emyaka 5.
Bano babadde batambulira mu motoka ekika kya Premio nnamba UAZ 417D nga etomereganye ne Trailer nnamba TZ 881DNG.