Search results for ""

If you're not happy with the results, please do another search

Poliisi mu Adjumani yezoobye naba FDC

Bannakibiina kya Forum for Democratic Change nga bakulembeddwamu Pulezidenti waakyo Patrick Oboi Amuriat, Rtd.…

Barcelon eguze De Jong okuva mu Ajax

#SimbaSportsUpdates; FC Barcelona ekansizza Frenkie de Jong 22, okuva mu AFC Ajax eya Buddaaki.…

Pulezidenti Museveni asisinkanye Gen. Fattah owa Sudan

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni olunaku olwaleero asisinkanye Bammemba b’akakiiko k’amaggye aka ‘Sudan Transitional Military…

Omulamuzi ali mu gwa Bajjo talabiseeko

Omutegesi w’ebivvulu Andrew Mukasa aka Bajjo Eventz Clear Process aziddwayo e Luzira oluavnnyuma lw’omulamuzi…

Bobi Wine ne banno mwali mugezaako okunyiiza Pulezidenti – Resident Senior State Attorney Gulu

Resident Senior State Attorney owa Disitulikiti y’e Gulu Omia Patrick avuddeyo n’emisango emiggya ku…

Lampard alangiriddwa Chelsea nga omutendensi

#SimbaSportsUpdates; Frank James Lampard OBE 41 nga nzaalwa y’e Bungereza yalangiriddwa ng’omutendesi omupya owa…

Arjen Robben annyuse omupiira

Arjen Robben (ˈɑrjən ˈrɔbə(n) eyazaalibwa nga 23 January 1984 nga nzaalwa ya Netherlands kyaddaaki…

Omuyizi asse omusomesa we e Nakawa

Poliisi ekutte omuyizi w’e Kyambogo Ronald Asiimwe ow’omwaka ogw’okubiri ku bigambibwa nti yasse omusomesa…

UTL eweebwe omusigansimbi – HE. Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo nawandiikira Minisita w’Ebyekiramuzi Kahinda Otafiire ku nsonga za Kkampuni…

LIsten Live

Ennyonyi ekika kya nnamunkanga ngebaddemu omukulembeze wa Iran egudde. Okusinziira ku mukutu gw'Amawulire ogweggwanga Pulezidenti Ebrahim Raisi abadde ku nnyonyi eno, ngabaddeko ne Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z'ebweru Hossein Amirabdollahian. Minisita wensonga zomunda ategeezezza nti abaduukirize babadde bakyagezaako okutuuka mu kifo wefunidde akabenje, wabula nga tebanakakasa oba abagibadde bafudde.
Ebisingako awo birindirire mu mawulire gaffe.

Ennyonyi ekika kya nnamunkanga ngebaddemu omukulembeze wa Iran egudde. Okusinziira ku mukutu gw`Amawulire ogweggwanga Pulezidenti Ebrahim Raisi abadde ku nnyonyi eno, ngabaddeko ne Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z`ebweru Hossein Amirabdollahian. Minisita wensonga zomunda ategeezezza nti abaduukirize babadde bakyagezaako okutuuka mu kifo wefunidde akabenje, wabula nga tebanakakasa oba abagibadde bafudde.
Ebisingako awo birindirire mu mawulire gaffe.
...

19 2 instagram icon
Manchester City bebanantameggwa ba English Premier League 2023/24 ngabawangudde ekikopo kyabwe ekyokuna ekyomuddiringanwa.

Manchester City bebanantameggwa ba English Premier League 2023/24 ngabawangudde ekikopo kyabwe ekyokuna ekyomuddiringanwa. ...

8 0 instagram icon
Olwaleero lwerusalawo ani yani mu liigi ya Bungereza, enaaba Arsenal oba Manchester City?! Osuubira kkirabu ki egenda okuwangula ekikopo kya Premier League olwaleero? Hassan Kazibwe Ssaava Omukambodiya wa Ssaabasajja, Abu Diaby Munnayuganda, Sureman Ssegawa ne Ssentebe Bruce Omutabbizi webali nnyo okusunsula ensonga.

Olwaleero lwerusalawo ani yani mu liigi ya Bungereza, enaaba Arsenal oba Manchester City?! Osuubira kkirabu ki egenda okuwangula ekikopo kya Premier League olwaleero? Hassan Kazibwe Ssaava Omukambodiya wa Ssaabasajja, Abu Diaby Munnayuganda, Sureman Ssegawa ne Ssentebe Bruce Omutabbizi webali nnyo okusunsula ensonga. ...

2 0 instagram icon
Ekibiina kya National Unity Platform kifulumizza enteekateeka yokuddamu okutalaaga Eggwanga ekitundu ekyokubiri.

Ekibiina kya National Unity Platform kifulumizza enteekateeka yokuddamu okutalaaga Eggwanga ekitundu ekyokubiri. ...

4 0 instagram icon
Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; "Twandibadde tetulwana ku nsonga nga zino, tulina okwewa ekitiibwa kuba ffenna omulabe waffe ye Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni.  Nkozesa omukono ogumu okulwanyisa nakyemalira ate omulala kulwana na baganda bange mu kibiina abalwana okulaba nti balemesa omulamwa gwaffe ogwokulwamyisa nakyemalira. Simanyi bbanga ki lyenawangaala naye munsabire."

Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; "Twandibadde tetulwana ku nsonga nga zino, tulina okwewa ekitiibwa kuba ffenna omulabe waffe ye Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni. Nkozesa omukono ogumu okulwanyisa nakyemalira ate omulala kulwana na baganda bange mu kibiina abalwana okulaba nti balemesa omulamwa gwaffe ogwokulwamyisa nakyemalira. Simanyi bbanga ki lyenawangaala naye munsabire." ...

6 1 instagram icon