Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 320 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Omuyizi asse omusomesa we e Nakawa

July 4, 2019 · Mubiru Ali
Poliisi ekutte omuyizi w’e Kyambogo Ronald Asiimwe ow’omwaka ogw’okubiri ku bigambibwa nti yasse omusomesa we eyamusomesa okubala ku St. Charles Lwanga Senior Secondary School – Bushenyi Emmanuel Mugarula eyabadde amukyaliddeko gyabeera e Banda mu Divizoni y’e Nakawa.
Ono okukwatibwa kyadiridde Asiimwe okuyita akungaanya kasasiro ajje atwale ye kyeyayisa akaana k’enjovu akafudde, akungaanya kasasiro yakengedde nategeeza Poliisi eyazze nekebera nesanga omulambo nga guzingiddwa mu ttundubaali.