Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 320 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

UTL eweebwe omusigansimbi – HE. Museveni

July 4, 2019 · Mubiru Ali

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo nawandiikira Minisita w’Ebyekiramuzi Kahinda Otafiire ku nsonga za Kkampuni y’amasimu eya Uganda Telcom Limited nga amutegeeza nga bwewatalina kukolebwa kintu kirala kyonna nga kyawukana ku kusalawo kw’Olukiiko lwaba Minisita okwokuwaayo UTL mu mikono gya musigansimbi okusobola okugizza engulu.