Search results for ""

If you're not happy with the results, please do another search

Asambye mukazi we mu lubuto n’amutta lwabutayoza ssitookisi – Kamuli

Entiisa esaanikidde abatuuze ku kyalo Nabirumba ekisangibwa mu ggombolola y’e Nabwigulu mu Disitulikiti y’e…

Aba Bodaboda bawankanya omusolo gwa 100.000

Abagoba ba Bodaboda mu Kampala  bawakanya ne ssekuwakanya yenna eby’ekitongole ky’ebyemisolo (URA) okubaggyako  emitwalo kkumi (100.000)…

Ababaka mu Palamenti baagala Minista Amongi alekulire

Abamu ku babaka mu Palamenti baagala Minisista avunaanyizibwa ku by’ettaka Betty Amongi alekulire ekifo…

Jim Muhwezi addukidde mu kkooti enkulu ku by’ettaka

Eyali Minisita avunaanyizibwa ku by’obyobulamu Rt. Maj. General Jim Muhwezi addukidde mu kkooti enkulu…

Abazadde abeegaana abaana baabwe baakusibwa – Nakiwala

Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’abaana n’abavubuka mu Gavumenti eya wakati Florence Nakiwala Kiyingi agamba…

Buvunaanyizibwa bwa buli muntu okukomya ebikolwa ebivvoola abakyala – Nnaabagereka

Nnaabagereka wa Buganda Sylvia Naginda akubirizza abakyala mu Bwakabaka bwa Buganda bulijjo okuba n’obuntubulamu…

Ebya Minisita Amongi bibi eri akakiiko k’omulamuzi Bamugemereirwe

Akakiiko akakola okunooyereza mu mivuyo egyetobese mu nsonga z’ebyettaka akakulirwa Omulamuzi Catherine Bamugemerirwe katiisatiisizza…

Abatuuze bakukkulumira Ssentebe okwekobaana okubagoba ku ttaka

Abasuubuzi abawangaalira ku kyalo Kiwanga Mawoto mu Namanve Industrial Park okuliraana kkampuni  ya Coca-Cola…

Ssaabasajja Kabaka ayolekera Bugerere ku byobulamu

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi ii asuubirwa okuggulawo olusiisira lw’ebyobulamu mu ssaaza lye ery’…

LIsten Live

James Kalyango ngono yomu ku balina okukola omulimu gwokubala abantu mu  Njeru municipality, mu Disitulikiti y'e Buikwe yakubiddwa abatamanyangamba abatanategeerekeka ku lunaku lwokutaano ku ssaawa kumi nabbiri nekitundu ezookumakya bweyabadde akutte mukalakaasa ngasaba abantu obutava waka omu namufumita ekintu mu kutu nebamuleka ngataawa.

Bino byagudde ku kyalo Namuwaya ngabamukubye kiroowozebwa basuubidde nti yabadde alina ebintu ebigenda okukozesebwa mu kubala abantu.

James Kalyango ngono yomu ku balina okukola omulimu gwokubala abantu mu Njeru municipality, mu Disitulikiti y`e Buikwe yakubiddwa abatamanyangamba abatanategeerekeka ku lunaku lwokutaano ku ssaawa kumi nabbiri nekitundu ezookumakya bweyabadde akutte mukalakaasa ngasaba abantu obutava waka omu namufumita ekintu mu kutu nebamuleka ngataawa.

Bino byagudde ku kyalo Namuwaya ngabamukubye kiroowozebwa basuubidde nti yabadde alina ebintu ebigenda okukozesebwa mu kubala abantu.
...

27 2 instagram icon
Nolwaleero lubadde Dj Jet B azze nate akukube omuziki oyite bute! Bakube omuziki baguwulire.

Nolwaleero lubadde Dj Jet B azze nate akukube omuziki oyite bute! Bakube omuziki baguwulire. ...

5 0 instagram icon
N'omuntu akukyaawa nakulukuuta omukuku gw'ebbaluwa naye taba mwangu?! Sheila Gashumba akoze atya Rickman Manrick?! Mpozzi omukulu yagamba ono mutabani wa Kony!?

N`omuntu akukyaawa nakulukuuta omukuku gw`ebbaluwa naye taba mwangu?! Sheila Gashumba akoze atya Rickman Manrick?! Mpozzi omukulu yagamba ono mutabani wa Kony!? ...

3 0 instagram icon
Loodi Mmeeya wa Kampala Ssaalongo Erias Lukwago akomyeewo mu Ggwanga okuva emitala w'amayanja gyeyali agenze okufuna obujanjabi. Ono ayaniriziddwa mukyala we n'abaana ssaako  Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye.

Loodi Mmeeya wa Kampala Ssaalongo Erias Lukwago akomyeewo mu Ggwanga okuva emitala w`amayanja gyeyali agenze okufuna obujanjabi. Ono ayaniriziddwa mukyala we n`abaana ssaako Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye. ...

3 0 instagram icon