Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 238 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Mwebale kugaana kunywa chaayi kindaze muli bakozi – Pulezidenti Museveni

May 12, 2024 · Mubiru Ali
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yavuddeyo ku mukutu gwe ogwa X natendereza ababala abantu abagenze ku State Lodge e Nakasero ye ne Mukyala we Janet Kataaha Museveni bwebabawadde ka chaayi wabula abakulu bano nebakagaana. Pulezidenti yategeezezza nti bano bayolesezza obukugu ku mulimu gwabwe kuba abantu bemitima emibi bayinza okubawa omwenge negubalemesa okukola omulimu ogwabaweereddwa.
Bano kwabaddeko Dr. Chris Ndatira Mukiza ED UBOS ne Dr. Vincent Fred Ssenono Head of department for Demography and Social Statistics UBOS.