Search results for ""

If you're not happy with the results, please do another search

Omu yeyakazuulwa e Bududa nga abikiddwa amayinja

Abantu abasoba mu 40 bebasuubirwa okuba nga bafiiridde mu mataba agalese nga ettaka libumbulukuse…

Eyo alipoota alabaika Hon. Kadaga yeyagiwandiika – Namuganza

Minisita omubeezi ow’ebyettaka era nga yakiikirira Bukono County mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga Persis Namuganza,…

Poliisi erabudde abasuula ebibaluwa

Poliisi ya Uganda evuddeyo netegeeze nga bwe waliwo abantu abeyita People’s Agency abagufudde omugano…

Waliwo abantiisatiisa okunzita – Betty Kamya

Minisita avuunanyizibwa ku nsonga za Kampala Betty Olive Namisango Kamya avuddeyo nategeeza nga bwewaliwo…

Kyaddaaki Isiko yeyimiriddwa

Brian Isiko omuyizi ku ttendekero lya YMCA, omuvubuka agambibwa okusindikira Omubaka omukyala owa Kabalore…

Mwewale okubba ebigezo – UNEB

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku bigezo mu ggwanga ekya Uganda National Examinations Board (UNEB) kitegeezezza nga…

Abasuubuzi be Nansana besaze akajegere

Abasuubuzi abakakkalabiza emirimu gyabwe ku mabbali g’oluguudo e Nansana ku kigenda e Nabweru babakakanye…

Wenakoma wentandikira – Zaake

Omubaka wa Munisipaali ye Mityana Francis Zaake olukomyewo ku butakka nawera nti weyakoma watandikira.…

Ettaka lisse 7 e Buduuda

Wabaddewo okubumbulukuka kw’ettaka mu Sub County y’e Bukalasi mu District y’e Buduuda nga kigambibwa…

LIsten Live

Ennyonyi ekika kya nnamunkanga ngebaddemu omukulembeze wa Iran egudde. Okusinziira ku mukutu gw'Amawulire ogweggwanga Pulezidenti Ebrahim Raisi abadde ku nnyonyi eno, ngabaddeko ne Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z'ebweru Hossein Amirabdollahian. Minisita wensonga zomunda ategeezezza nti abaduukirize babadde bakyagezaako okutuuka mu kifo wefunidde akabenje, wabula nga tebanakakasa oba abagibadde bafudde.
Ebisingako awo birindirire mu mawulire gaffe.

Ennyonyi ekika kya nnamunkanga ngebaddemu omukulembeze wa Iran egudde. Okusinziira ku mukutu gw`Amawulire ogweggwanga Pulezidenti Ebrahim Raisi abadde ku nnyonyi eno, ngabaddeko ne Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z`ebweru Hossein Amirabdollahian. Minisita wensonga zomunda ategeezezza nti abaduukirize babadde bakyagezaako okutuuka mu kifo wefunidde akabenje, wabula nga tebanakakasa oba abagibadde bafudde.
Ebisingako awo birindirire mu mawulire gaffe.
...

19 2 instagram icon
Manchester City bebanantameggwa ba English Premier League 2023/24 ngabawangudde ekikopo kyabwe ekyokuna ekyomuddiringanwa.

Manchester City bebanantameggwa ba English Premier League 2023/24 ngabawangudde ekikopo kyabwe ekyokuna ekyomuddiringanwa. ...

8 0 instagram icon
Olwaleero lwerusalawo ani yani mu liigi ya Bungereza, enaaba Arsenal oba Manchester City?! Osuubira kkirabu ki egenda okuwangula ekikopo kya Premier League olwaleero? Hassan Kazibwe Ssaava Omukambodiya wa Ssaabasajja, Abu Diaby Munnayuganda, Sureman Ssegawa ne Ssentebe Bruce Omutabbizi webali nnyo okusunsula ensonga.

Olwaleero lwerusalawo ani yani mu liigi ya Bungereza, enaaba Arsenal oba Manchester City?! Osuubira kkirabu ki egenda okuwangula ekikopo kya Premier League olwaleero? Hassan Kazibwe Ssaava Omukambodiya wa Ssaabasajja, Abu Diaby Munnayuganda, Sureman Ssegawa ne Ssentebe Bruce Omutabbizi webali nnyo okusunsula ensonga. ...

2 0 instagram icon
Ekibiina kya National Unity Platform kifulumizza enteekateeka yokuddamu okutalaaga Eggwanga ekitundu ekyokubiri.

Ekibiina kya National Unity Platform kifulumizza enteekateeka yokuddamu okutalaaga Eggwanga ekitundu ekyokubiri. ...

4 0 instagram icon
Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; "Twandibadde tetulwana ku nsonga nga zino, tulina okwewa ekitiibwa kuba ffenna omulabe waffe ye Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni.  Nkozesa omukono ogumu okulwanyisa nakyemalira ate omulala kulwana na baganda bange mu kibiina abalwana okulaba nti balemesa omulamwa gwaffe ogwokulwamyisa nakyemalira. Simanyi bbanga ki lyenawangaala naye munsabire."

Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; "Twandibadde tetulwana ku nsonga nga zino, tulina okwewa ekitiibwa kuba ffenna omulabe waffe ye Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni. Nkozesa omukono ogumu okulwanyisa nakyemalira ate omulala kulwana na baganda bange mu kibiina abalwana okulaba nti balemesa omulamwa gwaffe ogwokulwamyisa nakyemalira. Simanyi bbanga ki lyenawangaala naye munsabire." ...

6 1 instagram icon