Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 121 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Wenakoma wentandikira – Zaake

October 12, 2018 · Mubiru Ali

Omubaka wa Munisipaali ye Mityana Francis Zaake olukomyewo ku butakka nawera nti weyakoma watandikira. Zaake agamba nti abo bonna ababatulugunya tebajja kubalemesa kwogera mazima nti ebyokubatulugunya babikola lwabutitiizi. Asuubizza abantu be nti tajja kubatiririra ajakugenda mu maaso n’okukola ebyo byawulira nti byebituufu.