Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 119 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Kyaddaaki Isiko yeyimiriddwa

October 12, 2018 · Mubiru Ali

Brian Isiko omuyizi ku ttendekero lya YMCA, omuvubuka agambibwa okusindikira Omubaka omukyala owa Kabalore , Sylvia Rwabogo obubaka obw’omukwano n’obulala obutisatiisa, yamazze neyeyimirirwa. Ono yagambye nti week gy’amaze e Luzira emukosezza naddala mu misomo gye.
Bwatyo yeebazizza Bannayuganda abamusondedde ensimbi okulaba nga avaayo mu kkomera, era agambye kati agenda kuwa emisomo gye obudde obumala.