Search results for ""

If you're not happy with the results, please do another search

Bobi Wine asindikiddwa e Luzira okutuusa nga 2-May-2018

Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine asindikiddwa ku alimanda e…

Bobi Wine avunaaniddwa gwakalakaasa olwa OTT

Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine asomeddwa emisango gyeyazza nga…

Bobi Wine asimbiddwa mu maaso g’omulamuzi ku Kkooti ya Buganda Road

Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine asimbiddwa mu maaso g’omulamuzi…

Omubaka Zaake akwatiddwa

Ye Omubaka wa Mityana Municipality MP Zaake Francis Butebi asibiddwa ku Poliisi y’e Naggalama,…

Abantu abawerako balumiziddwa mu kabenje e Najjembe

Akabenje kagudde e Najjembe ku katale emotoka ekika kya Canter nnamba UBE 011Q nga…

Poliisi yezoobye n’abawagizi ba Bobi Wine

Poliisi kati eri ku mulimu gw’okuggulawo ekubo ly’e Kayunga e Naggalama oluvannyuma lw’abantu okwekalakaasa…

Bobi Wine atwaliddwa ku Poliisi e Naggalama

Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine akwatiddwa Poliisi nga kati…

Poliisi ekutte Bobi Wine nemwolekeza ekitebe kya CID

Poliisi ewaliriziddwa okukuba omukka ogubalagala mu bawagizi b’omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu…

Sudhir awangudde Bannamateeka ba Ssebalu and Lule

Kkooti y’Ebyenfuna enkya yaleero esazeewo eggoye wakati wa Dr. Sudhir Ruparelia wamu ne Bannamateeka…

LIsten Live

Ennyonyi ekika kya nnamunkanga ngebaddemu omukulembeze wa Iran egudde. Okusinziira ku mukutu gw'Amawulire ogweggwanga Pulezidenti Ebrahim Raisi abadde ku nnyonyi eno, ngabaddeko ne Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z'ebweru Hossein Amirabdollahian. Minisita wensonga zomunda ategeezezza nti abaduukirize babadde bakyagezaako okutuuka mu kifo wefunidde akabenje, wabula nga tebanakakasa oba abagibadde bafudde.
Ebisingako awo birindirire mu mawulire gaffe.

Ennyonyi ekika kya nnamunkanga ngebaddemu omukulembeze wa Iran egudde. Okusinziira ku mukutu gw`Amawulire ogweggwanga Pulezidenti Ebrahim Raisi abadde ku nnyonyi eno, ngabaddeko ne Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z`ebweru Hossein Amirabdollahian. Minisita wensonga zomunda ategeezezza nti abaduukirize babadde bakyagezaako okutuuka mu kifo wefunidde akabenje, wabula nga tebanakakasa oba abagibadde bafudde.
Ebisingako awo birindirire mu mawulire gaffe.
...

28 2 instagram icon
Manchester City bebanantameggwa ba English Premier League 2023/24 ngabawangudde ekikopo kyabwe ekyokuna ekyomuddiringanwa.

Manchester City bebanantameggwa ba English Premier League 2023/24 ngabawangudde ekikopo kyabwe ekyokuna ekyomuddiringanwa. ...

8 0 instagram icon
Olwaleero lwerusalawo ani yani mu liigi ya Bungereza, enaaba Arsenal oba Manchester City?! Osuubira kkirabu ki egenda okuwangula ekikopo kya Premier League olwaleero? Hassan Kazibwe Ssaava Omukambodiya wa Ssaabasajja, Abu Diaby Munnayuganda, Sureman Ssegawa ne Ssentebe Bruce Omutabbizi webali nnyo okusunsula ensonga.

Olwaleero lwerusalawo ani yani mu liigi ya Bungereza, enaaba Arsenal oba Manchester City?! Osuubira kkirabu ki egenda okuwangula ekikopo kya Premier League olwaleero? Hassan Kazibwe Ssaava Omukambodiya wa Ssaabasajja, Abu Diaby Munnayuganda, Sureman Ssegawa ne Ssentebe Bruce Omutabbizi webali nnyo okusunsula ensonga. ...

3 0 instagram icon
Ekibiina kya National Unity Platform kifulumizza enteekateeka yokuddamu okutalaaga Eggwanga ekitundu ekyokubiri.

Ekibiina kya National Unity Platform kifulumizza enteekateeka yokuddamu okutalaaga Eggwanga ekitundu ekyokubiri. ...

4 0 instagram icon
Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; "Twandibadde tetulwana ku nsonga nga zino, tulina okwewa ekitiibwa kuba ffenna omulabe waffe ye Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni.  Nkozesa omukono ogumu okulwanyisa nakyemalira ate omulala kulwana na baganda bange mu kibiina abalwana okulaba nti balemesa omulamwa gwaffe ogwokulwamyisa nakyemalira. Simanyi bbanga ki lyenawangaala naye munsabire."

Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; "Twandibadde tetulwana ku nsonga nga zino, tulina okwewa ekitiibwa kuba ffenna omulabe waffe ye Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni. Nkozesa omukono ogumu okulwanyisa nakyemalira ate omulala kulwana na baganda bange mu kibiina abalwana okulaba nti balemesa omulamwa gwaffe ogwokulwamyisa nakyemalira. Simanyi bbanga ki lyenawangaala naye munsabire." ...

6 1 instagram icon