Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
Poliisi yezoobye n’abawagizi ba Bobi Wine
April 29, 2019 · Mubiru Ali
Poliisi kati eri ku mulimu gw’okuggulawo ekubo ly’e Kayunga e Naggalama oluvannyuma lw’abantu okwekalakaasa nebookya emiti nga balaga obutali bumativu bwabwe olwa Poliisi okukwata omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine.