Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 280 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Bobi Wine avunaaniddwa gwakalakaasa olwa OTT

April 29, 2019 · Mubiru Ali
Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine asomeddwa emisango gyeyazza nga 11-July-2018 bweyali yekalakaasa ku musolo gwa OTT.
Kigambibwa nti ono yakuba olukungaana nga talina lukusa kuva eri Poliisi wamu n’okukuba olukungaana nga tagoberedde biragiro bya Poliisi. Kigambibwa nti era yalemesa Poliisi okukebera abantu beyali atambula nabo okulaba nti tebalina kyakulwanyisa kyonna ku City Square mu Kampala.
Ono avunaanibwa n’abalala okuli; Lule David, Katongole Julius, Nyanzi Fred Ssentamu, ne Ssebuufu Edward Eddie Mutwe.