Search results for ""

If you're not happy with the results, please do another search

Bbaasi egudde mu mugga Nile e Moyo

Bbaasi ebadde eva e Moyo nga eyolekera Kampala eremeredde omugoba waayo neyesolossa mu mugga…

Baddereeva bakubye emotoka zabanaabwe e Iganga

Okwekalakaasa kw’abavuzi b’emotoka e Iganga kwagweredde mukulwanagana nga obwedda emotoka ezisangibwa nga zitisse abasaabaze…

Pulezidenti Museveni asiimye ttiimu y’eggwanga

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yevuddeyo akawungeezi k’eggulo nasiima ttiimu y’eggwanga eya Uganda Cranes wamu…

Engule ya simba

Engule is an annual Luganda quiz contest that runs from August to December every…

Poliisi egaanye ekivvulu kya Chameleone e Bukomansimbi

Nga wakayita enaku ntono nnyo ng’omuyimbi Joseph Mayanja aka Jose Chameleone yegasse ku Democratic…

Bobi Wine akomyeewo mu ggwanga

Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine akomyeewo mu ggwanga. Ono…

Omuzibizi Munnayuganda aguliddwa ttiimu ya Huddersfield Town

Omuzibizi Munnayuganda Herbert Bockhorn 24, yegasse ku ttiimu ya Bungereza Huddersfield Town ku ndagaano…

Pyramids FC erangiridde Desabre ng’omutendesi

#SimbaSportsUpdates; Pyramids F.C ttiimu esambira mu liigi y’okuntikko mu Ggwanga lya Egypt mu kibuga…

Adda e Jinja olugendo lwongezeeyo

Aba bodaboda bagufudde mugano nga ogw’enswa nebalinnyisa ebisale era bali mu kuyoola mudidi olw’abagoba…

LIsten Live

Ennyonyi ekika kya nnamunkanga ngebaddemu omukulembeze wa Iran egudde. Okusinziira ku mukutu gw'Amawulire ogweggwanga Pulezidenti Ebrahim Raisi abadde ku nnyonyi eno, ngabaddeko ne Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z'ebweru Hossein Amirabdollahian. Minisita wensonga zomunda ategeezezza nti abaduukirize babadde bakyagezaako okutuuka mu kifo wefunidde akabenje, wabula nga tebanakakasa oba abagibadde bafudde.
Ebisingako awo birindirire mu mawulire gaffe.

Ennyonyi ekika kya nnamunkanga ngebaddemu omukulembeze wa Iran egudde. Okusinziira ku mukutu gw`Amawulire ogweggwanga Pulezidenti Ebrahim Raisi abadde ku nnyonyi eno, ngabaddeko ne Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z`ebweru Hossein Amirabdollahian. Minisita wensonga zomunda ategeezezza nti abaduukirize babadde bakyagezaako okutuuka mu kifo wefunidde akabenje, wabula nga tebanakakasa oba abagibadde bafudde.
Ebisingako awo birindirire mu mawulire gaffe.
...

19 2 instagram icon
Manchester City bebanantameggwa ba English Premier League 2023/24 ngabawangudde ekikopo kyabwe ekyokuna ekyomuddiringanwa.

Manchester City bebanantameggwa ba English Premier League 2023/24 ngabawangudde ekikopo kyabwe ekyokuna ekyomuddiringanwa. ...

8 0 instagram icon
Olwaleero lwerusalawo ani yani mu liigi ya Bungereza, enaaba Arsenal oba Manchester City?! Osuubira kkirabu ki egenda okuwangula ekikopo kya Premier League olwaleero? Hassan Kazibwe Ssaava Omukambodiya wa Ssaabasajja, Abu Diaby Munnayuganda, Sureman Ssegawa ne Ssentebe Bruce Omutabbizi webali nnyo okusunsula ensonga.

Olwaleero lwerusalawo ani yani mu liigi ya Bungereza, enaaba Arsenal oba Manchester City?! Osuubira kkirabu ki egenda okuwangula ekikopo kya Premier League olwaleero? Hassan Kazibwe Ssaava Omukambodiya wa Ssaabasajja, Abu Diaby Munnayuganda, Sureman Ssegawa ne Ssentebe Bruce Omutabbizi webali nnyo okusunsula ensonga. ...

2 0 instagram icon
Ekibiina kya National Unity Platform kifulumizza enteekateeka yokuddamu okutalaaga Eggwanga ekitundu ekyokubiri.

Ekibiina kya National Unity Platform kifulumizza enteekateeka yokuddamu okutalaaga Eggwanga ekitundu ekyokubiri. ...

4 0 instagram icon
Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; "Twandibadde tetulwana ku nsonga nga zino, tulina okwewa ekitiibwa kuba ffenna omulabe waffe ye Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni.  Nkozesa omukono ogumu okulwanyisa nakyemalira ate omulala kulwana na baganda bange mu kibiina abalwana okulaba nti balemesa omulamwa gwaffe ogwokulwamyisa nakyemalira. Simanyi bbanga ki lyenawangaala naye munsabire."

Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; "Twandibadde tetulwana ku nsonga nga zino, tulina okwewa ekitiibwa kuba ffenna omulabe waffe ye Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni. Nkozesa omukono ogumu okulwanyisa nakyemalira ate omulala kulwana na baganda bange mu kibiina abalwana okulaba nti balemesa omulamwa gwaffe ogwokulwamyisa nakyemalira. Simanyi bbanga ki lyenawangaala naye munsabire." ...

6 1 instagram icon